Buuka ogende ku bubaka obulimu

Nuuwa—Okukkiriza Kwamuleetera Okugondera Katonda

Laba engeri okukkiriza n’okugondera Yakuwa gye byayamba Nuuwa okuwonawo ng’ensi embi ezikirizibwa. Gwesigamiziddwa ku Olubereberye 6:1–8:22; 9:8-16.

Era Oyinza Okwagala Okusoma Ebitundu Bino

KOPPA OKUKKIRIZA KWABWE

Nuuwa ‘Yatambula ne Katonda ow’Amazima’

Lwaki tekyali kyangu Nuuwa ne mukazi we okukuza abaana baabwe? Okuzimba eryato, kyayoleka kitya okukkiriza kwabwe?

EBIBUUZO BAYIBULI BY’EDDAMU

Ebikwata ku Nuuwa n’Amataba—Ddala Byaliyo?

Bayibuli egamba nti lumu Katonda yakozesa amataba n’azikiriza abantu ababi. Bukakafu ki Bayibuli bw’ewa obulaga nti ddala Katonda yaleeta Amataba ago?

OMUNAALA GW'OMUKUUMI

Enoka: ‘Yasanyusa Katonda’

Bw’oba ng’ofuba okulabirira ab’omu maka go oba nga wali weesanzeeko mu mbeera enzibu era si kyangu okunywerera ku kituufu, olina bingi by’osobola okuyigiriza ku Enoka.

EBIBUUZO BAYIBULI BY’EDDAMU

Abanefuli Baali Baani?

Bayibuli egamba nti abo be “baali ab’amaanyi era abaatiikirivu mu biseera eby’edda.” Kiki kye tubamanyiiko?

Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli

Eryato lya Nuuwa

Bamalayika abajeemu bwe baawasa abakazi ku nsi baazaala abaana abawagguufu era ababi. Ebikolwa eby’obukambwe byabuna buli wamu. Naye Nuuwa yali wa njawulo—yali ayagala Katonda era ng’amugondera