Programu y’Olukuŋŋaana Olunene Olwa 2019

Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa olwa 2019 olulina omutwe ‘Okwagala Tekulemererwa’!

Olwokutaano

Programu y’Olwokutaano yeesigamiziddwa ku 1 Abassessalonika 4:9—“Katonda abayigiriza okwagalana.”

Olwomukaaga

Programu y’Olwomukaaga yeesigamiziddwa ku Abeefeso 5:2—“Mutambulirenga mu Kwagala.”

Ssande

Programu ya Ssande yeesigamiziddwa ku Yuda 21—‘Mwekuumire mu kwagala kwa Katonda.’

Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana

Ebisobola okuyamba abazze ku lukuŋŋaana olunene.