Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

‘Katonda Akufaako’

‘Katonda Akufaako’

Abantu abalala bonna ne bwe bakwabulira, waliwo atayinza kukwabulira. Y’ani oyo?

Kabaka Dawudi yagamba nti: “Kitange ne mmange ne bwe banjabulira, Yakuwa ajja kumbudamya.”​—Zabbuli 27:10.

Yakuwa ye “Kitaffe ow’okusaasira era Katonda ow’okubudaabuda kwonna, atubudaabuda mu kubonaabona kwaffe kwonna.”​—2 Abakkolinso 1:3, 4.

‘Mumukwase byonna ebibeeraliikiriza kubanga abafaako.’​—1 Peetero 5:7.

Okumanya ebisingawo ku ngeri Katonda gy’akufaako, laba essomo 8 ery’ekitabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! ekyakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa. Osobola n’okukifuna ku www.mt711.com/lg